Mulungi
Eddy Kenzo
paroles Eddy Kenzo Mulungi

Eddy Kenzo - Mulungi Lyrics & Traduction

Mukuma mulungi
Mukuma mulungi
Sawa ! Sawa ! sawa leh
Sawa sawa sawa leh

Abakkiliza tuyimbe
Sawa leee
Obulungi bwo mukama
Bwebumyusa  ensaali
Obulungi bwo bwe'bwaalula emigga
Bwebwaawul'enyanya ate ela mu mina
Obulungi bwo bwebugonza ebikaluba
Obulungi bwo mukama obwanfuula  omuntu
Yeah eh

Tuyimbe, sawa lee
Tugambe, sawa lee
Oh abakiliza
Tuyimbe sawa lee
Tuyimbe sawa lee
Oh muungu wee

Mukama mulungi nyo
Mukama mulungi bya Nsusso
Hey yeah
Ente enywe gadugala
Mwemuva ameelu
Labo ono yazalibwa kaddugala
Kyokaa yakozessa abeelu
En'ensi kekyuuke
Ekyuuke kasita mukama gyali
Takyuuka
Abantu bakyuuke, bakyuuke
Kasita Mukama waali
Takyuuka
Ebigenda bigende bigende
Kasita Mukama Waali
Taligenda
Abakiliea muliwa
Kandabe emikono
Muliwa mbalabe

Tuyimbe, sawa lee
Tugambe, sawa lee
Oh abakiliza
Tuyimbe sawa lee
Tuyimbe sawa lee
Oh muungu wee
Mukama mulungi nyo
Mukama mulungi bya Nsusso

Nze atalina maanyi galwaana
Tewagampa
Wampa bwongo buno bwenkyanga
Olwo nensarvivinga mu mawanga

Kati nkusaba ompe amagezi noolutegeela
Ebintu byenkola byonna
Mbe nga mbitegeela
Abanimilila mukama mbakukwaasa

Tuyimbe, sawa lee
Tugambe, sawa lee
Oh abakiliza
Tuyimbe sawa lee
Tuyimbe sawa lee
Oh muungu wee

Sawa lee
Everything'OK
Sawa… Sawa le


Paroles2Chansons dispose d’un accord de licence de paroles de chansons avec la Société des Editeurs et Auteurs de Musique (SEAM)