For You
Winnie Nwagi
paroles Winnie Nwagi For You

Winnie Nwagi - For You Lyrics & Traduction

Nakugamba njakulinda 
Bukya nkulinda leero nkuzudde
Nabagamba nja kulinda
Bukya Mulinda leero muzudde

Wrap your hands around me let me know
Nze ndaga nti onjagala nyo
Baby mend my broken heart
Mmmh nyigila ku liiso ng'oyitawo
Nsituke nze ngobelere ko

Its your love I follow, follow
Nsonga za love love
Mu supermarket ngulira ku Apple
Omanyi ndi simple simple
N'ebinkolera ssi people people

Nsonga za love love
Mu supermarket ngulira ku Apple
Omanyi ndi simple simple
N'ebinkolera ssi people people

My love is for you, for you
Nafunyeeyo n'olunaku, just for you
I belong to you, to you 
Nafunyeeyo n'olunaku, just for you

Just because I belong to you
Kitegeeza tuve mu by'omu tube tu
Give me love, gimpe bw'omu 
Ssili mu byakatogo nze nyumirwa bw'omu

I'm gonna love you day and night
Nga nkujukiza biri ebyasoka ah
Sigenfa kwekyusa
Nkulayilira kuba gwe onsaana aah

Nakugamba njakulinda 
Bukya nkulinda leero nkuzudde
Nabagamba nja kulinda
Bukya Mulinda leero muzudde

(Nabagamba nja kulinda
Bukya Mulinda leero muzudde eeh)

My love is for you, for you
Nafunyeeyo n'olunaku, just for you
I belong to you, to you 
Nafunyeeyo n'olunaku, just for you

Nsonga za love love
Mu supermarket ngulira ku Apple
Omanyi ndi simple simple
N'ebinkolera ssi people people

Nsonga za love love
Mu supermarket ngulira ku Apple
Omanyi ndi simple simple
N'ebinkolera ssi people people

Love tu computinge
Leero tu calculatunge
Byonna tu simplifyinge
Omutima ogu sortinge

I'm gonna love you day and night
Nga nkujukiza biri ebyasoka ah
Sigenfa kwekyusa
Nkulayilira kuba gwe onsaana aah

My love is for you, for you
Nafunyeeyo n'olunaku, just for you
I belong to you, to you 
Nafunyeeyo n'olunaku, just for you

Yese Oman Rafiki
Swangz Avenue yeah
Browns music


Paroles2Chansons dispose d’un accord de licence de paroles de chansons avec la Société des Editeurs et Auteurs de Musique (SEAM)